Tofa Ku Bigambo - Bebe Cool

Tofa Ku Bigambo - Bebe Cool

Год
2015
Язык
`суахили`
Длительность
286150

Төменде әннің мәтіні берілген Tofa Ku Bigambo , суретші - Bebe Cool аудармасымен

Ән мәтіні Tofa Ku Bigambo "

Аудармасы бар түпнұсқа мәтін

Tofa Ku Bigambo

Bebe Cool

Bad mind bad pipo

Can’t stop u from everything u do in yo life… true dat

Ooooooh yeah

Nziguse towakana bwentyo bwenzize nakayimba kakano ebilungi byembawa

Left right one two bwongo bwenjiwa, nabateesi batupowe basinge munsiko,

mukwanogwange tobandala sembera oyiige byensi byakyusenyo tuli mukigoye

wezinge akasente kakekwa kezizikwa mubisenge nagasajja kakuze emize gasulika

nenge

Byempulira eno gwe owulira biki eyo nti nenguuzi esuuse kyoka tuli buubi eno

kyoka ensino eno etutwalawa eyo, etali kuubo mukama gyeyakowa ai yai yai

Sooka omanye ki kyoli nensonga kulwaki mukama akukuumye ei ei kubanga eno ensi

mwoli erimu ebigambo naye manya ekigambo…

Tofakubigambo (byaabo abakuli mumaso ne mugongo) ei yai yai

Gwesonga mumaso (tolina musango balanyo akazanyo) ei yai yai…

Wade oluusi bigaana (there re ups and downs)… notekamu namanyi (there re ups

and downs)

Wade oluusi bikaluba (there r ups and downs)…but i know (u'll be fine sometime)

I can c nkulaba nga otidetidemu kuba obulamu bwakyusemu, gwe buuka bukamu

okange kangemu bwebuzibira nga nawe oli number emu

Sibuli adaa emabegga nti aba alemerweda oluusi tudayo emabegga nga tusinzira

teri ndoowoza yamubi egyawo kilabokyo baleke abo bogere, baseke balyenyuraaa…

aah

Teri teri doggo kumwana womu yisirayiri sebo manya, emiriimugyo gyilimu omukisa

kuba giri mikonogyo nebikusiffo bibyo… oh. Tosasula mukama yagaba,

ebibyo bigereke atte bwebiriba… umm amazima gakatonda bwekiri abo babuuse

amaaso gwe fungiza ofuube… eeh

Anyways

Omutaabazi gwananyi gwakuba engaabo… ooh

Newasude engaabo wakomya olutabaalo… ooh

Topowa topowa topowa kubanga olina mukwano gwo

Eno ensi kupambana kati amagezi genkuwa… oooh

Yo swangz avenue

Bebebantun gagamel ting dis

St andrew never mind the back biters, never mind what pipo say u know

Pull up yo socks, lets go wak harder full information dis one is for all

working pipo bless…

2 миллионнан астам ән мәтіні

Әртүрлі тілдегі әндер

Аудармалар

Барлық тілдерге жоғары сапалы аудармалар

Жылдам іздеу

Қажетті мәтіндерді секундтарда табыңыз